Ndibassa - Pollinator

Ndibassa

0.0 of 5 stars
0 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Ndibassa Lyrics

Nga sinatuuka naasooka nentuma
omubakaa..........
Yeyanggamba empale jijuze enkobaa......enyweere

Yegwe eyampeesa ne suspy olwa zi lombeto okukwaata up ne wansi ensi etugase yeyatwawula mirembe giri Lord have mercy, nkusanze
lengera kati wamyuuka! eyali slim girl laba bwewageja!
enviiri zikirira paka kubutuliro Lord have mercy TUBIDEMU

Nsaba tubidemu birii.....
Ndibassa tubidemu birii...
Nyabo tubidemu biri Haji bwaja mugambe nti noono mukoo...

Nsaba tubidemu birii...
Ndibassa tubidemu birii...
Nyabo tubidemu biri ewa gusajja gwo nyajula nga mukooo....


Kyansesa nga mpulide nti wazalidwa n'embuzi nebazza konze "Ndibassa wange tayiga obufusaaa.....!"                   Newondabide ndi single olwa gwenafuna okuba mutasa bangi Sicy yasavinga abaana bo okalerweeee.....!

Kyenvunde nzija ombudamye
First cut wo nze manyi ensumika
Rweyo lukade nze manyi ensonda
Naye ewabalo nyanjula nga muko......


Nsaba tubidemu biri....
Ndibasa tubidemu birii...
Nyabo tubide biri Haji waja mugambe nti noono mukooo...

Nsaba tubidemu birii...
Ndibassa tubidemu birii..
Nyabo tubidemu biri ewa gusajja gwo nyajula nga mukooo...


Ndikumagwa nkeesa lukya ,
Lwandibassa maaso mbira luwombo lwa nkoko,
Yali wange kati afuumba wa Haji Isa,
Hiji waja nsaba oneyise brother Musaa..
Yegwe Ndibassa ndibalwaanya
Yegwe ndibetuza, Yegwe ndibetemya,
Onyiride nyabo osinze Zari, Barbra Itungo ne Zuena obakubya subiii...
Yegwe Ndibassa ndibalwaanya...
Yegwe ndibekubya
Yegwe ndibetemya
Nkugeze kuki nyabooo?, oli luwombo lwankoko akawoowo akawoowo oli tuzzi twa nsuwaa..

Nsaba tubidemu birii....
Ndibassa tubidemu birii...
Nyabo tubidemu biri Haji bwaja mugambe nti noono mukoo....

Nsaba tubidemu birii...
Ndibassa tubidemu biri...
Nyabo tubidemu biri ewa gusajja gwo nyajula nga mukooo...

Top Songs

Kagwirawo