T's another one
Siiiing...
Prof Eli Beats
Ne Jukatha wo
Abakwefasa abo bagaane
Era omanye nti nze ku ggwe
I can do anything
Manyi oli ko ba sswaame
Eri yo abakwegwanyiza mbu nsuule batwale
Bakkirize bagaane hee
Tuli ba kuba wo ppaka batunule baswale
Ky'ova olaba baby nfuba
Ntoba ndabe ng'ekirungi ky'ekikyo
Era mukwano bwe mpaba
Ongamba nga ko kuba olumu baby mbuba
Abakwefasa (Bagambe oli wange)
Singa omanyi (Nti ku ggwe nze nnwana)
Ebyo ebibyo (Mbitwala nga byange)
Era nga ebyange by'ebibyo
Birungi oli mu ebirungi bingi
Let me take you far away
Oli mu birungi byokka
Baby let me take you far away
Birungi oli mu ebirungi bingi nnyo nnyo nnyo nnyo
Let me take you far away
Oli mu birungi byokka
You're better than them by far ×2
You're the thing in ma life that amaze me
Ma promise to you kkukuuma am your soldier
Ekiruma bali ab'akusuula nti gy'oli eno wange nze nsamba 90'
Ggwe wannyonoona manya ekyejo kindya
Kati nnyimbira nneebake
W'otoli siba na company
Lady you're ma comfort
Ggwe wannyonoona manya ekyejo kindya
Kati nnyimbira nneebake
W'otoli siba na company
Lady you're ma comfort
Abakwefasa (Bagambe oli wange)
Singa omanyi (Nti ku ggwe nze nnwana)
Ebyo ebibyo (Mbitwala nga byange)
Era nga ebyange by'ebibyo
Birungi oli mu ebirungi bingi
Let me take you far away
Oli mu birungi byokka
Baby let me take you far away
Birungi oli mu ebirungi bingi nnyo nnyo nnyo nnyo
Let me take you far away
Oli mu birungi byokka
You're better than them by far ×2
Yeah nah nah
Nah nah uhm
Jukatha again nah nah
Eehmm uhmm
Ggwe wannyonoona manya ekyejo kindya
Kati nnyimbira nneebake
W'otoli siba na company
Lady you're ma comfort
Ggwe wannyonoona manya ekyejo kindya
Kati nnyimbira nneebake
W'otoli siba na company
Lady you're ma comfort