Mungalozo - Spring of Hope

Mungalozo

5.0 of 5 stars
1 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Mungalozo Lyrics

STANZA 1
Ndikunnyumiza n(e) abaana bange, Mukama onjagadde
Nze atalina nange bwendi
Mukama anjagadde olwaleero nkuwanewaane
N’abaandi mbagambe nti nsazeewo okkusiima
Mukama onjagadde
Kyeekyo, ow’omutima omuyonjo
Yeesu, ggwewammanya sinnabaawo
Aawo abannonya
webansanga
Wooli kubyonkoledde sivvaawo

CHORUS

Era mungalozo, bwemba ngwa kangwe kubigere byo
Ssebo ombikke wansi w’omusalaba nze omwonoonyi ntuule
Omusaayigwo gunnongoose nze (X2)

STANZA 2
Leeeero mukaaama kanjulire
Ekisakyo gyendi
Bangi bakulabe bategere nga bwoli ggwe
Bwetwatula ebibi byaffe
Osonyiwa oyimusa, erinnya lyo yesu lyerikutula ebyasiba

CHORUS

Era mungalozo, bwemba ngwa kangwe kubigere byo

Ssebo ombikke wansi w’omusalaba nze omwonoonyi ntuule

Omusaayigwo gunnongoose nze (X2)

Top Songs

Kagwirawo