Wumula - Chosen Becky

Wumula

4.6 of 5 stars
106 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Wumula Lyrics

Ooh wa..okay.. truelove ..(Brian beats)

Aa aah aah aah.beiby wumula..

Verse 1

nze okufuna anjagala nali manyi teeka..

Eeeh.yii..kwekufuna amalala kuba nali netya naye biluma .

bakuzunza notamwa laavu eluma byadala,bakulisa byotolya pressure elinya bwobala..

wajja nokyusa ensi yange mpulila NGA atayagala ngako,omukwano gwompadde ten out of ten sibilabangako

(Chorus)

wumula wumula gwe alina omutima gwange kakana 

Wumula wumula wenakufuna nawumula*2

Verse 2

One,abawanuza tubelinde

Two,tubbe babili till forever

Three ,silikyusa I will be a thriller for you..

Mpa love mpa love nze Eno nyumilwa mukwano nakowa entalo gwe nsulo yomukwano ngeno tugenda mu maaso,beibe ogenda mu maaso..

Omukwano munywevu okyila ekyuma

Nut nywevu osibye ekyuma.

Laavu elinga elimu egumba,mubutuffu engemye ettumba..

Ooh ..

(Chorus)

wumula wumula gwe alina omutima gwange kakana 

Wumula wumula wenakufuna nawumula*2

Am in love am in love again guno omukwano gwaddala

I've never felt this love before nali mustruggle yaddala(aah)

wajja nokyusa ensi yange mpulila NGA atayagala ngako,omukwano gwompadde ten out of ten sibilabangako

Omukwano munywevu okyila ekyuma

Nut nywevu osibye ekyuma.

Laavu elinga elimu egumba,mubutuffu engemye ettumba..

Ooh ..

(Chorus)

wumula wumula gwe alina omutima gwange kakana 

Wumula wumula wenakufuna nawumula*2

Top Songs

Kagwirawo