Katonda mulungi yanjagala nange, nze omwononyi yandaga ekisa, yanjagala kokii nze omubi atasanira yalekayo banji abalungi abagaga abasanira nze atalina yadde enuusu..., nebuuza lwaki wanjagala. Naye mukama amazima lwaki wanjagala 2x
Chorus
Yawayo omwanawe omu olwokwagala yesu nti buli amukiliza aleme okubula Naye afuune obulamu obutagwawo abemikwano kamwagale yaleta eddembe. 2x
Kuba katonda atyo bweyagonza abantu be - abokunsie,
Yawayo omwanawe omulala yenka eri ensie - eri ensie
Kiisi amwikiliza aleme okubula aye afune obulamu obutawawo
Kuba katonda tiyatuma mwanawe eri ensie - kugisalira musango
Aye bantu babite mwoyo okulokoka... -
Okulokoka 2x
Chorus
Amukiliza tegumusinga atamukiriza gwamusingada...
amukiliza tegumusinga atamukiriza gwamusingadaa........h
Amukiliza tegumusinga atamukiriza gwamusingada...
amukiliza tegumusinga atamukiriza gwamusingadaa........h
Gwe 'eyalokoka wawonna nawe genda obagambe owone omusango
amukiliza tegumusinga atamukiriza gwamusingadaa.......h
Atana lokoka kiriza Yesu.... omwekwate owone omusango
amukiliza tegumusinga atamukiriza. gwamusingadaa......h
Amukiliza tegumusinga atamukiriza. gwamusingada.....
By Al-shava Joseph
Al-shava music ug