Mukwano Arcade - Ava Peace, Vyroota

Mukwano Arcade

4.3 of 5 stars
150 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Mukwano Arcade Lyrics

Vyroooota…. Rocket straight to the moon ‘Ava Peace baibe ‘ Moretime
Ffe eno ku arcade gyetusiiba 
N’omukwano gyogusanga
Tetusosola mawanga
N’abasama gyoobasanga ‘eyyyoooo
Eno tunyumirwa kuffa
Ever tuba mmu couple
Babiri babiri ffe twata mukago
Ndayila okuffa mumaaso ga nyabo 
Ono simuta mukama yampa kilabo
         Kyoovolaba nze lwooba tokoze emisana mbeelayo,     mbelayo x2 
         Era weziba zibuze mukwano mbelayo ouuhhhh mbelayo x 2
   
Aba’nonya nemumbulwaaa’aaaahhhh
Musange ku mukwano arcade aaaa’aahhh
Ndiwabula’aaaahhhh
Abanonya nebumbulwaaa’aaahhh aaahhh’aaahhh
Ndiwabula’aaaahhhh

Eno jyootusanga
Abasoga nabaganda
Nga munno omwagala nsaba omutimbe ku zzi baana
Nsaba nawe abakukyaawa , mukama sonyiwa gwe tobakyawanga
Bayite ku mukwano….  balabe wetu bosinga
          Nga twasubwa…aaaaahhhh bali gamba basubwa , kumbe mmukwano baloba eno tunyumiwa kuffa…aah bulamu bunyuma kuffa…aaahhhh eno ku kazimbe jensula noooooo’ooohhh 

Eno mmu arcade gyetusiiba 
N’omukwano gyogusanga
Tetusosola mawanga
N’aba Jeff gyoobasanga ‘eyyyooo

Kyoovolaba nze lwooba tokoze emisana mbeelayo,     mbelayo x2 
         Era weziba zibuze mukwano mbelayo ouuhhhh mbelayo x 2
   
Aba’nonya nemumbulwaaa’aaaahhhh
Musange ku mukwano arcade aaaa’aahhh
Ndiwabula’aaaahhhh
Abanonya nebumbulwaaa’aaahhh aaahhh’aaahhh
Ndiwabula’aaaahhhh

Top Songs

Kagwirawo