This is not comedy
I wanna sing a melody
Asuring you that I'll love you till the end
Kkiriza nkuyite malaika
Omulwanyi wentalo atatawanyika
Ggwe angumya nebwemba ngenda kudduka
Wadde omutima gwange oluusi gwennyika
Ssirba guba guluma
Ggwe amanyi winkwata nempona
Mubutiti, empewo ekunta nenzikiza ekutte
Obwongo buba wamu jooba
Mba ndowooza kki kyiba
Oli malaika
Obulungi bwo tebunnalabika
Nsaba okkirize
Obe owange
Oli malaika
Bwongana kijja kunnumanze
Nsaba okkirize obe owange eh
Bwoba ggwe asooka mussaala
Tobuuza kyoteegeza jendi
Yeggwe asooka ate era ggwe asembayo
Nnakubalirako ebyange byonna
Era nsibidde kuggwe
Bwonta oba ondesse mubbanga
This is not comedy
I wanna sing a melody
Asuring you that I'll love you till the end
Oli malaika
Obulungi bwo tebunnalabika
Nsaba okkirize
Obe owange
Oli malaika
Bwongana kijja kunnumanze
Nsaba okkirize obe owange
Kkiriza nkuyite malaika
Omulwanyi wentalo atatawanyika
Ggwe angumya nebwemba ngenda kudduka
Wadde omutima gwange oluusi gwennyika
Ssirba guba guluma
Ggwe amanyi winkwata nempona
Mubutiti, empewo ekunta nenzikiza ekutte
Obwongo buba wamu jooba
Mba ndowooza kki kyiba
Oli malaika
Obulungi bwo tebunnalabika
Nsaba okkirize
Obe owange
Oli malaika
Bwongana kijja kunnumanze
Nsaba okkirize
Obe owange eh