Gwe Katonda - Rubagasira Nelson

Gwe Katonda

0.0 of 5 stars
0 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Gwe Katonda Lyrics

Gwe mukama katonda ow'ejje wewunyiisa

Oyogeera ekigambo ne kiiba

Oliinya ku nsozi

Nezzinyoka omuliiro

Okola bikuru byoka 

Gwe katonda. 

Gwe mukama katonda ow'ejje wewunyiisa 

Oyogera ekigambo ne kiiba 

Oliinya ku nsozi 

Nezzinyoka omuliiro 

Okola bikuru byoka 

Gwe katonda.

Yee yee yee yee katonda 

Emirembe n'emirembe

Ye gwe katonda 

Eyali era aliiba

Ekitibwa kyo mukama 

Tokigabana na mulala

Ogulumidde ku namulondo yo

Ofuga

Amawanga gavunama woli

Ekitibwa kyo yakuwa

Tokigabana namulala 

Ye yesu.

Wateeka namulondo yo 

Wakati mu bakerubi

Obwakabaka bwo bwa mirembe 

Era tebukoma

Mu mukono gwo 

Mwe muli obunyiiza bwo

Okola bya ntiisa mukama 

Byo kola byewunyiisa 

Gwe katonda.

Yee yee yee yee katonda 

Emirembe n'emirembe 

Ye gwe katonda 

Eyali era aliiba 

Ekitibwa kyo yakuwa 

Tokigabana na mulala 

Ogulumidde ku namulondo yo 

Ofuga 

Amawanga gavunama woli 

Ekitibwa kyo yakuwa 

Tokigabana na mulala 

Ye yesu.

Ye taata wa bamulekwa

Ee ee e gwe katonda 

Bba wa banamwandu

Ee ee e gwe katonda 

Omusawo asiinga abasawo bona

Ee ee e gwe katonda 

Teli akwenkana.

Ositula abaavu no batuuza na balangira yawe

Ee ee e gwe katonda 

Ojjulula ensozi ne ziitamanya jahovah nissi

Ee ee e gwe katonda

Ombeereddewo kankwebaze taata 

Ee ee e gwe katonda 

Nsiimye nsiimye 

Ee ee e gwe katonda 

Byo nkoleera byo nkoledde 

Ee ee webale gwe katonda.

Top Songs

Kagwirawo