Chorus
Awonya ye he yesu awonya, Alaba mu nzikiza ne mu kitangala,Ali mu bulamu bwafe ante ela awonya.awonya, awonya,yesu awonya.
Verse
1)Mbade munsi Eno nga mbonabona,
Ebikoligo ne ndwade ne binfungana,
Ne ntambula wano ne wali Yona nzikiza,
Ne nsaba mukama amponye ela yamponya uh! uh! uh! Chorus×1
Verse
2)Gwe nkulaba oli awo omutima gwa menyeka da, Esubi okukiliza no kwagala nga byabula mumutima gwo
Naye mukwano gwange nkugamba yesu abijanja awonya,ayoza,obulamu bwafe.
Chorus×1
Bridge
Womusinza, biloto byo bija kutuka.
womusinza, esala zo zija ku dibwamu.
womusinza, bufumbo bwo buja kuteka