Nesiimye - Snip Trent

Nesiimye

5.0 of 5 stars
1 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Nesiimye Lyrics

Latimore on the jamz
Your love is so simple
I promise to hold you so gentle
Nsekeramu olina dimple
Olimulungi n’ebwoba olina pimple
Kizibu kukiriza mukwano gwo
Gunzije munzikiza
Mukwano gwe bwokiriza
Tweyagale teli byakuzikiza
Silina kyakola
Omutima gwange oguwambide mukwagala
Onsumulude onzijeyo
Mulubu lwempalana
Nga nesiimye
Nze nga nesiimye eh
Nga nesiimye
Okubeera naawe nesiimye x2
Love yooo
Love yo elinga mukoka
Yabula tetela kulabwa
Ka nji keepinge
Nji guardinge mbeere nga Mandela
Onjilawo omubiri gwe
Nkwesunga ng’omunyama gwe
Tewali akufanana gw’olibwomu
Omu bwati
Kululwo ndi dictactor
Mu love gwe professor
Nze wendi bwoba nga woli

Nga nesiimye
Nze nga nesiimye eh
Nga nesiimye
Okubeera naawe nesiimye x2
Well well
Your love is so simple
I promise to hold you so gentle
Nsekeraamu olina dimple
Olimulungi n’ebwoba olina pimple
Onjilawo omubiri gwe
Nkwesunga ng’omunyama gwe

Tewali akufanana gw’olibwomu
Omu bwati
Nga nesiimye
Nze nga nesiimye eh
Nga nesiimye
Okubeera naawe nesiimye x2

Top Songs

Kagwirawo