Amaze nabikola,
Yesu amaze nabikola,
Amaze nabiko
Ebyalema abalala Yesu abikoze.
1st part.
Tonyomanga ntndikwa nebweba nga nzibu nyo,
Tonyomanga muntu nebwaba nga mutono atya,
Kasita aba ne katonda amaviivi gamuwanguza,
Olwo ebyayogerwa byona nebizingibwako.
Tulaba Daudi ka'li kalenzi kato nnyo
Ka'lumba Goliyasi mumanyi gakatonda,
Olwa'manyi,aga'li munda muko,ka'megga goliyasi nekamuwangula,
Nekayiimba.
2nd part
Jangu olabe,ono Yesu byakola magero nyo nze anyambye gwebali bamanyi nti nagwaamu,
Bona bakunganye kulwange nze nseke bwebaseka olwamakula,ono Yesu ga'wa abaana be.
Newankubadde nga nali nyomebwa,newankubadde nga sisanila,
Byakola byamuwendo mungi eno nebindetela okuyimba oluyiimba nengamba.
3rd part.
Jukira luli abantu lwebakuleka nga otaawa,omwebaze akufudde kyoli olwalero,
Oli mulamu lwakisa ozimbye amayumba,
Gwe gwebayitanga kifuufu wakuno,
Obufumbo akuwadde gwe gwebasekanga,celebrate He has done it all this is your day ooooo
Sing Imera imera aaah
Imera imera imera papa oooohhh.