Inside - Eddie b Salboss

Inside

Lotto
5.0 of 5 stars
1 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Inside Lyrics

Yegwe eya kuba ng'obwengenge

Buli lwenkulaba nze njagala nkwetimbe

Oli lugoye nzikiriza nze nkwambale 

Enkuba ekukubye wen a kankubikeko

Kubanga nkwesunze ku Monday bwebigaana keera kumakya wanno ku Sunday

Nze ndidduka misiinde ng'mpise nkusange beibe nkusange

          Kubanga nze nakutegeera watuuka sirikyuka ma beibe beibe nze nakutegeera watuuka sirikyuka

        Kati nkusaba nze tonkub'omugongo

        Ur ma number one moojja

        yegwe gwempita ma nalongo

       Beibe tonkub'omugongo iye... Ur inside

Inside inside inside 

Mu mutima watuukadda inside 

Every time gal awanna be by ur side 

Sembera wanna twambale zi silde 

Yegwe eya kuba.. mu mutima mwewayingira 

Bwekaba kalulu yegwe eyawangula 

Ku ballot paper name yo na tickinga 

Kati gwe oyagala bu ice cream oba oyagala nyo bino ebiba mu ccupa , obugoye twambale colour cream lemon green tuvuge naziri enzigga gal !

             Kubanga nze nakutegeera watuuka sirikyuka ma beibe beibe nze nakutegeera watuuka sirikyuka 

         Kati nkusaba nze tonkub'omugongo

         Ur ma number one moojja 

         yegwe gwempita ma nalongo

        Beibe tonkub'omugongo iye... Ur inside

Kati njagala bakimanye ur de queen in jango,

Yenze Kabaka let dem call de king in jango,

Obulamu bunyuma nga ndinawe omulungi mujango, 

Kati nkutwala kwa islando .

Tuwandiike amannya gaffe mu white sando.

Omuziki gunyuma tuzina bailando

Ma beibe yegw'eyanzijja muziri sandle!!!

            Kubanga nze nakutegeera watuuka sirikyuka ma beibe beibe nze nakutegeera watuuka sirikyuka 

         Kati nkusaba nze tonkub'omugongo

         Ur ma number one moojja 

         yegwe gwempita ma nalongo

        Beibe tonkub'omugongo iye... Ur inside 

Top Songs

MSport