Dream Is Possible - Josh Rafa

Dream Is Possible

5.0 of 5 stars
4 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Dream Is Possible Lyrics

A Josh Rafa Nate era 

   It's Kennedy ma beat boy

Laba topowa ...topowaaa 

Laba topowaaa bisobokaa

Buli level kwenagenda nga

Bangamba don't apply ...

Kimanye u don't qualify ..

Gendako ewala eyo ogeezeeko walayi

Sagwaamu maanyi nasigaza kukiriza lwelwali olwazzi..nebwembera mu jam mpitawoo awatali stop..

Mukama nze yamanya .. yabimanya..

Sikyanyigilizibwaaa no no

The dream is possible 

Kasita obera nga okiliza buli kimu kisoboka ×2

Worry no no ×4 eeeeh

Obulamu bwali bwali struggle 

Nga buli kimu kya hustle ..hustle struggle

Nga nembera ya mpaako 

Gaali maziga kutooba nyoo

Naye Eric yangamba kasita obera okiliza buli kimu kisoboka

Okaaba ku lwaki 

Gwe nnyeza kilooto ate ofuube nnyo

Fuuba.. nga tofa ku bigambo bo bogeraa 

Nga balaba it's possible accessible realizable seeboo...

The dream is possible 

Kasita obera nga okiliza buli kimu kisoboka ×2

Worry no no ×4 eeeeh....                  

Nabuuza ku soja nga ekyokulya kigaanye mba ndi awo nekijaa embera neekyuuka

Oluyimba nelukyuka ...

Ebyange nebituka tuka ×3

 It's possible ×5

It's possible×5 oooooh

 Dream is possible 

Kasita obera okiliza buli kimu kisoboka

Worry no no×4 eeeeh..

Top Songs

Kagwirawo