Intro:
U gat dat Unique UG again zinira kweno beat u.n.i.q.u.e Unique UG
Chorus: Okwambala mini gaba massali [massali] Okwambala empale gaba massali [massali] okubigula ebina gaba massali [massali] okubera mu ghetto gaba massali [massali]
Verse 1: Unique nakomyewo na freestyle njagala nkulambuze River Nile kitufu baby ontambuza mile guno omukwano nagusanze mu file njagala tugende mu kibuga Cairo nze owakabi mukuyimba am the tylo ffe tubakubye Kano team no spoil wabula dear olinga cooking what private sojja nze kabaka omusajja sikwatibwa musujja ndinga omumbejja muganda wa Nsajja omutima gutujja buzako jajja [buzako jajja]
Verse 2: Unique UG nze siri mwavu give me your love yade oli muwanvu check your buddy nga oli mugonvu in fact gwe nalulunji oli mulunji nze onsingira banji 1 love nkusubiza binji abakafiiri bali bakulimba [ha] nayenze gwolina sirimba everytime mbera nkulinda wegombesa abalina na batalina [bali] buli kalunji gwe akalina [kali kali] tuli bakabi sente tulina twambala design ate netunyuma gwe ffe tubalina [twambala design ate netunyuma gwe ffe tubalina]
Verse 3: Yo from now you're my lover nkugulire Benz oba range Rover 1 love my love come over come here my dear come near abaana be Uganda tulina amassali [wabula] tuli sharp tulinga misumali [uhu] Bashir yangamba tusale enviiri naye nze gwolaba blood njagala bigooli u.n.i.q.u.e Unique UG
*Finally chorus*