Kino kibitiggula akabina alimu ebirungo tekilya na muwogo skin siyabizigo ,Jorsh genius mukano atademu ebirungo Johnson Jorsh nange kandye mundago
Bino birungo...bwonyenya akabina ndaba birungo (eeh haa) bino birungo... bwokyusa akabina ndaba mutindo x2
Akabina konyenya kamazeeko emirembe
Abakukwana bona abo nkusaba baswaze
Kabaje namaja beibe nkusaba gazuumye
Bagambe toyagala sente era toli mayembe
Neyagalira ki Jorsh ekilina amapenzi
Mwe abalala mwankeeta temulina muchuzi
Love eyange silaba ejiyina mweno ensi nkusaba togaana kiriza tulumye abateesi........ Bino birungo bwonyenya akabina ndaba birungo eeh haa, bino birungo bwokyusa akabina ndaba mutindo x2
Bwenkulaba nga otambula nge Eno omutima gwesika nga ne misiwa gyepika
Naye ate gwe welaga
Sinakindi oduka
Mbu oyagala baniga
Olwokuba bankonjera
Mbu Johnson Jorsh
Mbatabaala bulala
Abo tebatwawula
Nze ayina byoyaga
Ndayira aga katonda siriraba mulala
Baby oyinza owakana naye ate gemazima
Nkusaba mukwano munange omponye obuwuulu...
Bino birungo bwonyenya akabina ndaba birungo eeh haa bino birungo bwokyusa akabina ndaba mutindo x2
Akabina konyenya kamazeeko emirembe
Abakukwana bona abo nkusaba baswaze
Baby oyinza owakana naye ate gemazima nkusaba mukwano munange omponye obuwuulu
Bino birungo bwonyenya akabina ndaba birungo.... eeh haa bino birungo bwokyusa akabina ndaba mutindo x2