Ttaala - Cyfer Rayz

Ttaala

0.0 of 5 stars
0 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Ttaala Lyrics

Yegwe gwe naloota

Yegwe gwe ndota nga twoota

Sisobola kwewala 

 One blessing made it

Singa nali tondo

Erye ziga nga litonya aah 

Nzalibwa mu maaso go

Nkulira ku tama 

Kalevu kwenfiira aaah

Ebyo byonewala nziyira 

Ndwalirawo nfuna ekisujja aah

Sisobola kwewala 

Nagwa mu katebe  nze kesabala

Oli Ttala mu bulamu bwange

Tondeka nze ntya enzikiza oouh lov

Sisobola kwewala 

Nagwa mu kateebe nze kesabala

Oli Ttala oli bulamu  bwange

Tondeka nze ntya enzikiza oouh lov

Sisobola kwewala 

Nagwa mu kateebe kesabala

Obufuzi bwomutima nkuwadde

Awatari kupimira sawa oba akadde

Nemuttumbi call me daddy

ABC I’ll give you ma D

Ate oba naliyize okulwana

Nenjiga Taekondo mbeere akulwanira

Naliyize obwa lawyer 

For your case ina de court 

Nga gwe awangula

Nesiga nga kiteeso ekinakuzibula amaso

See I’m crying for love 

Tunula olabe ekiri maso

Oli Ttala mu bulamu bwange

Tondeka nze ntya enzikiza oouh lov

Sisobola kwewala 

Nagwa mu kateebe nze kesabala

Oli Ttala oli bulamu bwange

Tondeka nze ntya enzikiza oouh lov

Sisobola kwewala 

Nagwa mu kateebe kesabala

In ma bed gwe ma pillow

Bwenebaka kwenfunira otulo

See I’m crying for love

Tunula olabe ekiri maso

Yegwe gwe naloota

Yegwe gwe ndota nga twoota

Sisobola kwewala

Nagwa mu kateebe nze kesabala

Oli Ttala mu bulamu bwange

Tondeka nze ntya enzikiza oouh lov

Sisobola kwewala 

Nagwa mu kateebe nze kesabala

Oli Ttala oli bulamu bwange

Tondeka nze ntya enzikiza oouh lov

Sisobola kwewala 

Nagwa mu kateebe kesabala

Nsomesa okuguma

Nga nebwegagwamu ssipowa

Ngera sigwa

Njigiriza okuwuga 

Nga nebwengwa mu nyanja 

Ssibbira njisabala 

Yegwe gwe naloota

Yegwe gwe ndoota nga twota

Sisobola kwewala 

Nagwa mukateebe nze kesabala

Oli Ttala mu bulamu bwange

Tondeka nze ntya enzikiza oouh lov

Sisobola kwewala 

Nagwa mu kateebe nze kesabala

Top Songs

Kagwirawo