apple fruit
virgin
born again
sitan mweganyeeee
nebyakola bitama
ndimwana wa yesuuu
lwakuba olusi ankema
nansetingayo ebiwala ebirina amabina
awo nendoba fire fire
endongo ya church ngekuba
abaana ba church tukuba
tubeera na yesu tunyumya overnight
sitan mweganyeeee
nebyakola bitama
ndimwana wa yesuuu
zukuka wegane stan
kubanga stan atwesibko just
bwolemera ku yesu bikola
tugende ku church twenenye
twatule obulokozi Halle llua
ngoyagala yesu akole nyikira osabe
nze nfira ku yesuuu
nze siva mu yesu
ekijja kijje ndimulokole
halle
sitan mweganyeeee
nebyakola bitama
ndimwana wa yesuuu