Eno Weekend - Apple Fruit Ft Janks

Eno Weekend

5.0 of 5 stars
4 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Eno Weekend Lyrics

the one sir junks
apple
oketta makerere

eno weekend twafunye salary
omwenge tutumiza ogwe babbeyi
waiter njagala wano wine champagne
kino ekibbala kinyuma kinyuma
walai kinyuma kinyuma

nze nkuba nkigata buli kimu nkigatika
aneerijako agenda kwejusa oluvanyuma
nti bwoserengetta nga bano bali mukwambuka
kibera kamanyi ogenda kwejusa oluvanyuma
abaliwo balinze bidde  ffe tumanyuse
gwe zinamu ne kokodi
bamuyise nti kama,kama kama chin kama
baby girl mpaana mpaana guti mpana
wanika emikono mubbanga
awatali kusaga

eno weekend
twafunye salary
omwenge tutumiza ogwe babbeyi
waiter njagala wano wine champagne
kino ekibbala kinyuma kinyuma walai kinyuma

leero luno lwakusasanya bundle
amanja nerabira am not ready to pay you
coz nina okutemesa okuvimbisa
kulabisa awamu nokutemesa
Kati njagala tunywe tuwenge
tuyike window ngambye
njagala tunywe tuwenge
mpaka kusiimuka
weekend bakabasajja banoba
abawuulu mbalaba bawasa
x anjubisa mbuno ayagala tubidemu
hmm buli muzinyi amanyi okuzina zina
baby girl kankanya amabina zina
God gave you big booty
gakozese bulungi

eno weekend
twafunye salary
omwenge tutumiza ogwe babbeyi
njagala wano wine champagne
Kino ekibbala kinyuma kinyuma walai kinyuma

mubbala ffe tunywa bucket
tunywa tuzimalamu zigwa mu pocket
speed tuvuga sacket
ziri ku kiddo ffe tulina wallet
bamuyise nti kama kama kama chin kama

Kagwirawo