Nasalawo - Parrot Uganda

Nasalawo

5.0 of 5 stars
3 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Nasalawo Lyrics

Intro:

Pan di beat yeah one Eddie dee, parrot Uganda mi fear nobody (pan de beat yeah one Eddie dee, parrot Uganda mi fear nobody)

Verse1:kimu nkikola bw'omu, kakabe kamere nkafenka bw'omu,  Nze siri kubya buyisi bw'omu, oba ensega zibika zibike bikwata ku ani,nze gwenasembayo okugabila omutima yandagako,Buuza blood vesso eyandabako,Ebintu by'omukwano nembibukako,Kati  ndya butaala ongeza ku nkoko

Monday paka Friday nzinoonya na low

Saturday ne Sunday eka tuzza tulo

Obulamu bwensi eno bunyuma kiro 

Ela atukwatako abeera anoonya lutalo 

Chorus:Nasalawo kusanyusa bulamu bwange, abantu b'ensi nabavaako nekolera byange

Ekinnumye nneggalira mu kisenge, ne ngakaaba ebizibu mbisolvinga bwange ×2

Verse2:

Nakwata omwoyo gwange nenguteeka mu mikono gy'oyo

Anfudde wakabi yanfuula Royal 

Byembadde nga noonya mbisaanze mu oyo 

N'obulamu bwange bwawummulira mu oyo omu 

Who jah bless no man can curse

What u gotta do my man better rush 

Order for a wine ago pay am a boss 

Parrot Uganda outer team no surrender am a raster 

Master pastor teacher preacher 

Some people demma call me number mojja 

Mukwano gwa Allan ne kirrincha 

Blood vesso ne mantis ate abo tuli ba luganda 

Ebinnyiza nabyegobako

Ennaku n'ebijileeta ne mbyesalako

Ndi musanyufu n'ekyo kyenninawo 

Nkimanyi,lulikya nfune ekisingawo

Kagwirawo