Intro:
Pan di beat yeah one Eddie dee, parrot Uganda mi fear nobody (pan de beat yeah one Eddie dee, parrot Uganda mi fear nobody)
Verse1:kimu nkikola bw'omu, kakabe kamere nkafenka bw'omu, Nze siri kubya buyisi bw'omu, oba ensega zibika zibike bikwata ku ani,nze gwenasembayo okugabila omutima yandagako,Buuza blood vesso eyandabako,Ebintu by'omukwano nembibukako,Kati ndya butaala ongeza ku nkoko
Monday paka Friday nzinoonya na low
Saturday ne Sunday eka tuzza tulo
Obulamu bwensi eno bunyuma kiro
Ela atukwatako abeera anoonya lutalo
Chorus:Nasalawo kusanyusa bulamu bwange, abantu b'ensi nabavaako nekolera byange
Ekinnumye nneggalira mu kisenge, ne ngakaaba ebizibu mbisolvinga bwange ×2
Verse2:
Nakwata omwoyo gwange nenguteeka mu mikono gy'oyo
Anfudde wakabi yanfuula Royal
Byembadde nga noonya mbisaanze mu oyo
N'obulamu bwange bwawummulira mu oyo omu
Who jah bless no man can curse
What u gotta do my man better rush
Order for a wine ago pay am a boss
Parrot Uganda outer team no surrender am a raster
Master pastor teacher preacher
Some people demma call me number mojja
Mukwano gwa Allan ne kirrincha
Blood vesso ne mantis ate abo tuli ba luganda
Ebinnyiza nabyegobako
Ennaku n'ebijileeta ne mbyesalako
Ndi musanyufu n'ekyo kyenninawo
Nkimanyi,lulikya nfune ekisingawo