(CHORUS)
Tudde Mukitangaala tuve mukizikiza *2
Tudde mukitangaala tuve mukizikiza *2
(FIRST VERSE)
Ebyensi binyuma, ekituufu binyuma
naye tebirinaayo magoba ofundikira ozikiridde
nga olwo ebitiibwa Kunsi byonna obireseewo
awo omwoyo gwo ne geyeena nagwo
negujiyingira
kigasa ki okulya ensi eggulu n'olifiirwa
nze ngamba kekaseera wekube mumutima
okyuke...
( CHORUS )
Tudde mukitangaala tuve mukizikiza *2
Tudde mukitangaala tuve mukizikiza *2
(SECOND VERSE)
Zino endwadde zetulaba, entalo zetulaba
kumulembe gwa Noah gaali mataba jjukira
ebikyamu tukoze bingi, n'amagezi tukoze
mangi
nensi yaffe tugireetedde okukyankalana
abantu kati bayita bwereere
ebisiyaga bisusse...
ddala Kiki..., tukyuse.....
(CHORUS)
Tudde mukitangaala tuve mukizikiza *2
Tudde mukitangaala tuve mukizikiza *2