Omumbeja - Alikayz

Omumbeja

5.0 of 5 stars
1 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Omumbeja Lyrics

Mama yangabye,yegwe ansana

Yegwe gwenalonda mubanji gwenasima

Ku tv bakulanga amawanga bakuwana

Uganda me Buganda Teri akusinga

Abasaja balwana entunulayo ebatisa

Baby nze nawunga omukwanogwo gwewampa

Siyinza kulinda kutekako mpeta 

Nkuyita mumbeja God yasengeja

Tata yangabye nkukume nga soja

Obulungi bwoliko abasaja bakuloja

Nagambye me kojja okwo kwosa me jaja

Gwe wotali baby nze nfuna omusuja

Yade ndi musuja ndilwanyisa mayinja

Naye mumutima kyoba omanya sili failure

Oliko otumwa tuwoma nga katunda

Nebaza katonda okumpa omumbeja

Ataliko nkayana ate nze sibanja

Figa yo wawumba nze nakulaba

Olunaku olwasoka luli mu calenda

That night twali fena mukafunda

Simanyi nakumanya baby onzigunda

Missinga bu kiss missinga your eyes

Onjagala era nange nkwagala mulo fit mulo fit

Obulungibwo baby nze bwansukako eh

Sembera eno kale nze nkwateko mh

Nkwateko baby mputeko

Njagala ompe nze kumukwanogwoo

Mukwanogwo ogwava mubazade boo

Sagala akunyiza akukwatako

Wakiri mpayo nze kukadeko

Tugende tugende 

Mam yangabye yegwe ansana

Yegwe gwenalonda mubanji gwenasima

Ku TV bakulanga amawanga bakuwana 

Uganda me Buganda Teri akusinga 

Abasaja balwana entunulayo ebatisa 

Baby nze nawunga omukwanogwo gwewampa 

Siyinza kulinda kutekako mpeta 

Nkuyite mumbeja God yasengeja 

Nkwagala amazima ondi mumutima

Ntandise kale baby nze okukankana

Siyinza nakutankana

Amazima gwe oli wadala 

Baby yegwe aninyisa amadala eh

Ontade mubutala

Sisobola kwesonyuwa no never

Ok tata yangabye, nkukume nga soja 

Obulungi bwoliko.bakuloja aaa

Nagambye koja

Mam yangabye yegwe ansana

Heh alikayz Hera again 

Yangabye yegwe ansana

Mubanji yegwe gwenasima 

Ku tv bakulanga 

Uganda ne Buganda 

Baby nze nawunga

Siyinza kulinda mumbeja

Kagwirawo