Yaa ahaa
Alikayz Here again
This goes to uganda
Nga wazalibwa Uganda
Wakuzibwa Uganda
Noyiriba uganda
Eno disaster
Uganda tuli mu disaster
Eno disaster
Ba people tuli mu disaster
Kabe sheik kabe pastor.
Fena mu disaster hehe
Buli kimu kyali fine flying together
As said birds of same feather
Ne toto ewaka takyampita na father
Cash bwabula andaba nga disaster
Mama Rasta sonyuwa tata Rasta
Tetwekuba njiri ffe tetui ba pastor
Nkimanyi mwagala life eri better
Nga father njiiya nga omu Rasta
Time egenda nga bwenkazana
Little Rasta alinayo ne semester
Bamutikire naye afuke minister
Kuba baliko tebamanyi kyebakola
Ensonga enkulu bajitade kakola
Kyoka ensonga ezamukulu neberabila
Engudo basanyawo wamu nebibira
Ekyewunyisa sinze asose nobiyimbaa
Naye olowoza babiwulira(tebabiwulira
Eno disaster
Uganda tuli mu disaster
Eno disaster
Ba people tuli mu disaster
Kabe sheik kabe pastor
Ffena mu disaster
Tulina okwelwanako tetuli banafu
Abanene batulaba nga banaku
Bobi yatugamba tweberelemu
Batukwata obwongo tuuli mu dilema
Olaba toli mulema naye ate okekema
Ba sis baffe Bali mubwamalaya
Kuba uganda yafuka yabulaya
Amateka tegakola abanene nga batunyiga
Okugeza Minister Ssegirinya
Die hard wa Uganda
Nayenga byo mubilaba
Ba people power temulaba
Kera kumakya wetunulile mu mirror
Kati gwe kiki kyolaba
Yegwe Kabaka kagujje nantamegwa
Eno disaster
Uganda tuli mu disaster
Eno disaster
Ba people tuli mu disaster
Kabe sheik kabe pastor
Ffena mu disaster
Buli kimu kyali fine flying together
As said birds of same feather
Ne toto ewaka takyampita na father
Cash bwabula andaba nga disaster
Mama Rasta sonyuwa tata Rasta
Tetwekuba njiri ffe tetuli ba pastor
Hehe
Eno disaster
Uganda tuli mu disaster
Eno disaster
Ba people tuli mu disaster
Kabe sheik kabe pastor
Ffena mu disaster
Twetandibade eno singa ensu yaffe eri bulungi