Nteredde - Naava Grey

Nteredde

4.4 of 5 stars
250 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Nteredde Lyrics

IntroNze kyemanyi ndi wamu naweGuno omwoyo gwenina aah…Tegukyanonya yo mulalaGwe nange mba nteredde[Verse 1]Wade nkuli wala nyo, tokitya nja kubewal’aboAbabade bafubirira okukunemesaMbu nkwelabile, bakwedize, ab’ebigambo tobawulilaTebamanyi gyetulaga ne gyetuvaTusaanye tugume, obutego mu mukwano bungyi nyoGum’omwoyo nesiga nga bwenkwesigaBino byenkugamba mazimaNkulayilila nkomawo ku lulwoKuba gw’atambuza obulamu bwange(Chorus)Nze kyemanyi ndi wamu naaweGuno omwoyo gwe ninna (aah)Tegukyanonya yo mulalaGum’omwoyo, ebikemo ebyo bizze bingyiNti naye kyendabye aah…Sikyanonya yo mulalaGwe nange mba ntereddeOh, oh, oh, oh, oh, oh…Gwe nange mba ntereddeAh, ah, ah, ah, ah, ah…[Verse 2]Eno gyendi nange byakusika miguwaKuwatanya emirimu gitambuleNga naye nemesebwa oluusiOlw’omukwano ogutandi kumpiMba nebuuza ali n’ani amukuumaKati ali w’ani amubuulila, ne newaayoOkuguma olw’obwesigwa bwenkusaamuGum’omwoyo nesiga nga bwenkwesigaBino bye nkugamba mazimaNkulayilila nkomawo ku lulwoKuba gw’atambuza obulamu bwange(Chorus)[Verse 3]Nze wesibeere nawe naaba n’aniSilina mubeenzi ananjoyota ng’omwoyo gwekyanzeNseka mu bilooto, mu matumbi budde mu kiro (ooh…)Kati omukwano vuma muvume,Ondi wala nyo nyo nyo(Chorus)
Kagwirawo