Aliba Waani - Naava Grey ft. Big Trill

Aliba Waani

4.3 of 5 stars
50 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Aliba Waani Lyrics

IntroAliba wani… aliba wange…Aliba wuwo… ob’aliba wange…[Verse 1]Bukedde osobedwa ng’ototaganyizibwa obwongoNanti yagenze, gwobad’obiita yatadeyoEgulo limu yasisinkanye oyo ow’omubilooto byeGwabadde alindilira bbanga ddene nga tateleddeBuli lugendo n’esaawa yalwo, luno lusozi lwa kutindigeAyawukanye ku mugendo wefuse kasaKozesa chance eno mu bulamu bwo, togyimalira mu bilowoozoEkilib’ekyikyo nebwebuliba ddi kilimala nekyikudilaBino byansi weyagale… ensi bweyagala…Byansi weyagale… ensi bweyagala…(Chorus)Aliba wani… aliba wange…Aliba wuwo… ob’aliba wange…X2Ob’aliba wange…[Verse 2]Muli owulila kikunyize olowooza gw’asooseOlaba n’abanene bafiilwa k’ababwe, kati balufuula luyimbaLinda linda ko esaawa yo etuukeOja kujaganya okoowe, n’abasonzi balokeereKino kyekiseera kyo ba n’obuyinza ku bulamu bwoBino byansi weyagale… ensi bweyagala…Byansi weyagale… ensi bweyagala…(Chorus)[Verse 3]Oba wa uwendo nyo mu maaso g’oyo ng’akusiimyeYadde abantu bakusulilila nabakumalako n’ekyagalaTewekyaawa nyo ebikulinze byo nga bingyiNabo bangyi abakulinamu esuubi, lulib’olwo nobajulilaLuno lugendo lulwo, olimala noluvunukaKana kekaseera kokuwangulaBino byansi weyagale… ensi bweyagala…Byansi weyagale… ensi bweyagala…(Chorus)
Kagwirawo