Am Different - Fik Fameica

Am Different

4.3 of 5 stars
346 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Am Different Lyrics

Artin on the beatSikola one night stand My baby understandGirl I’m into youAnd I promise to be true to youEbya laavu totyaBinkwase totya totyaSi cheating-a totyaNze wendi totya totya ehNdi wanjawulo am differentMbasinga nnyo am differentNdi wanjawulo am differentNeesiga am differentAm different Neesiga am differentYo! Ndi wa njawulo am differentMpa ekifo mutima gwo mbeere residentMind you a Kawempe gye nva nze presidentKale olaba bw’ogudde mu bitiibwa?Ma love is sweeter than ettooke ku kinyoobwaŊenda kusumulula oŋambe yongera Nkusaba bw’oba ondoga baby yongeraBusonga obutono nze sibuyomberaOlimuggya wa omusajja ansinga? BabeAbakwagala bangi naye nze asinga, yeahNkukuuma ekiro paka gyebukeereraAte nkusuubiza ndiba wuwo lubeereraAkabina ako ne bwe kaliggwereraPaka bukadde tulisagala twereraYo, mbuulira ebikunyiiza mbiyige Biwundu ku mutimagwo nsaba mbinyigeVoom voom kigaali ky’omukwano kankivugeTuwuge, tuseeyeye ab’ennugu beetugeEbibyo binkwase nga KyagulanyiLaavu yange yanjawulo ku gyemumanyiNdi mumanyiNtalo nzirwana ndi mumegganyiKale lwakuba olumu nina ensonyiNze bulijjo gw’olootaNyweza tonta (tonta)Girl I’m into you (nkumatira)And I promise to be true to youOlimuggya wa omusajja ansinga? BabeAbakwagala bangi naye nze asinga, yeahEbya laavu totyaBinkwase totya totyaSi cheating-a totyaNze wendi totya totya ehSikola one night stand My baby understandGirl I’m into youAnd I promise to be true to youNeesiga am different
Kagwirawo