Okay
Bagu bagu, baguzikiza tugukuma (ah)
Hmmm, endongo ye rehab (oh yeah)
Bagu bagu, baguzikiza tugukuma (Artin)
Ah dis a Legend Production
Style nta, nta (ntamiivu)
Nta nta nta (ntamiivu)
Style nta, nta (ntamiivu)
Nta nta nta (ntamiivu)
Eh yo Selector
Gikonkone, giteekeyo
Giggyeyo omale ogizzeeyo
Gikonkone, giteekeyo
Giggyeyo omale ogizzeeyo
Yeah, nnyumirwa okuzina (ah)
Teri kinnyumira nga kuzina aga nnyabo (tewali)
Nebwendaba aka radio ku kkubo (hmmm)
Nkyama nenzina aga nnyabo (eh)
Abantu babi nabavaako (babi)
Ah, bansalako ekigambo (babi nnyo)
Bagamba mbu navaako! (wo!)
Eh, mbu navaako!
Yeah, kale bwe mba navaako
Gwe beerako bibyo ki ofaayo? (nsaaga)
Eh, endongo ye rehab
I’m more obsessed to it nagwa mu love (ah)
Shimmy shimmy yay, shimmy yay, shimmy yo
See me, see me now video, T.V yo
Ssente ozirina nnyumirwa sipiyo
Disco ngiyingira nzimba nga nnyiniyo
Style nta, nta (ntamiivu)
Nta nta nta (ntamiivu)
Style nta, nta (ntamiivu)
Nta nta nta (ntamiivu)
Style nta, nta (ntamiivu)
Nta nta nta (ntamiivu)
Style nta, nta (ntamiivu)
Nta nta nta (ntamiivu)
Eh yo Selector
Gikonkone, giteekeyo
Giggyeyo omale ogizzeeyo (wulira endongo)
Gikonkone, giteekeyo
Giggyeyo omale ogizzeeyo
Naye nga babe (eh)
Nsalaako e Gyebere (yeah)
Nsalaako e Gyebere tukube empere (ayi)
Babe, nsalaako e Gyebere ndi ready
Nja kuzannya nga Pele
Ah, baniga bannoomera
Lwakuba obulamu bumpoomera (yeah)
Gye bakoma okunnoomera
Emikisa Almighty ng’annyongera (yeah)
Bad mind dem can’t tell me nuh um (aah ah)
Party day, party buli lunaku (hmmm)
Siri mugagga naye siri munaku (aah ah)
Hmmm, hmmm
Style nta, nta (ntamiivu)
Nta nta nta (ntamiivu)
Style nta, nta (ntamiivu)
Nta nta nta (ntamiivu)
Style nta, nta (ntamiivu)
Nta nta nta (ntamiivu)
Style nta, nta (ntamiivu)
Nta nta nta (ntamiivu)
Bagu bagu, baguzikiza tugukuma (yeah)
Tetu, tetuzikiza kibaluma
Bagu bagu, baguzikiza tugukuma
Artin on the beat
Tetu kibaluma
Eh, endongo ye rehab
I’m more obsessed to it nagwa mu love (ah)
Shimmy shimmy yay, shimmy yay, shimmy yo
See me, see me now video, T.V yo
Ssente ozirina nnyumirwa sipiyo
Disco ngiyingira nzimba nga nnyiniyo
Gikonkone (yeah)
Giteekeyo
Giggyeyo omale ogizzeeyo (Fik Fameica)
Gikonkone (Fresh Gang)
D-Mario
Giggyeyo omale ogizzeeyo
Yeah
Another bad jam
Wembley drunken master
Wembley drunken master