Ojakuba Bulungi - Mulungi Joshua

Ojakuba Bulungi

5.0 of 5 stars
1 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Ojakuba Bulungi Lyrics

Verse 1

Eyo embela joyitamu tetegeza nti wakoma amaziga gokaba tegategeza nti wakoma abaana obutasoma tekitegeza nti wakoma kyobomanya bijakugwa kuba byona bili mungaloze ajabitaninga around ajabikyusa oseke ajabikyusa oseke nga azemu asaala zo nga azemu asaala zo nabantu bakwewunye nga omugumba abaana olina eyali omwavu nga wevuga gwebagamba okudibila kuluja nga omusaja olina emboko ohh

Chorus:

Ojakuba bulungi, eyo embela ya kuvaawo

Ojakuba bulungi, gwe kanya kusaaba ׳

Verse 2

Teliyo kyalubelela ela teli kilema mukama womukabilira avaayo nakuyamba tokowa mukono saaba topowa mukwano guuma yade alabikanga aludeyo mulindilile ajakola ahaaa.

Chorus:

Ojakuba bulungi, eyo embela ya kuvaawo

Ojakuba bulungi, gwe kanya kusaaba ׳

Verse 3

Guuma guuma guuma

Linda Linda Lindako

Yesu ali mukubo aja mukasera akatufu bikyuke 

Omulwade ogenda kuwona enyumbayo eyo oja jimala school fees ojamufuna abakunyoma bo bajakwewunya.

Chorus:

Ojakuba bulungi, eyo embela ya kuvaawo

Ojakuba bulungi, gwe kanya kusaaba ׳

Kagwirawo