Kuuma ebigere - Mulungi Joshua

Kuuma ebigere

0.0 of 5 stars
0 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Kuuma ebigere Lyrics

verse 1:

Ebintu byensi binyuma amazima byeyagaza buli muntu abyagala lwakwefiliza obyenzi sanyu jelele okulimba sente njelele amazima byegombesa naye bita omwoyo wofubanyo okubifuna oba okubikola jomalila munange nga omwoyo ogusanyizawo ײ soo

Chorus:

Kuuma Ebigere byo tunula jolaga manya ebyensi byakasera tulina jetulaga ײ

Verse 2:

Eguulu jelili negeyena jeli gwe osalawo jolaga byokola bye bikutwalayo woba oyagala eguulu ebigere byo bikume tokiliza mulabe kusula gwe nyweza mukama yes abikemo webili wetaga kigambo kikume mumutimagwo oleme okugwa ײ Soo

Chorus:

Kuuma Ebigere byo tunula jolaga manya ebyensi byakasera tulina jetulaga ײ

Verse 3

Ebyensi byakasera bigwawo naye ebyeguulu byalubelela tela obyetegekele otukeyo onyumirwe osinze otende nga ebyensi obiwangude nga olyeyo nekatonda kitwala kwewayo kwefiriza nakuusaba nyo newelesa ebiimu olwakatonda ײ Soo

Chorus:

Kuuma Ebigere byo tunula jolaga manya ebyensi byakasera tulina jetulaga ×⁴

Kagwirawo