User - Run City Ug

User

4.7 of 5 stars
94 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

User Lyrics

Verse 1

Nakuyimbila nondaga nti oyagala ba dancer

Mukwano nayize amazina kulwa love nfuuse dancer

Walingambye nti oyagala kaawa nesikuwa majaani..

Kasukali oyagala kawoomu kakira madhivan iyee....

Kati kwatilira tosiba busungu ka maama 

Silina plan b mubulamu manya 

Bwewandeka mumutima nakyaama

Chorus:

Ekituufu yali user

Naye omutima gungamba ye wange

Naye omutima gwagaana

Gubeera gungamba ye wange

Ekituufu yali user

Naye omutima gungamba ye wange

Naye omutima gwagaana

Gubeera gungamba ye wange 

Verse 2

Okuva muntandikwa

Nga abeela wo nyo mukatandika

Love nga atugamba hoo ohh

Tugenda na kwanjula

Simanyi kii ekyaja mubukyaamu ekyaleeta love okusanguka

Yandeka yaganza kyali wange

Walingambye nti oyagala kaawa nesikuwa majaani 

Kasukali oyagala kawoomu kakira madhivan

Kati kwatilira tosiba busungu ka maama 

Silina plan b mubulamu manya

Bwewandeka mumutima nakyaama

Chorus:

Ekituufu yali user

Naye omutima gungamba ye wange

Naye omutima gwagaana

Gubeera gungamba ye wange 

Ekituufu yali user

Naye omutima gungamba ye wange 

Naye omutima gwagaana 

Gubeera gungamba ye wange 

Verse 3

Ekisaawe kyo'mukwano nkilimu

Naye enamba jensamba yambula

Rental mwenali nsula nasanga mulimu omupangisa

Landlord yali animba eeyiii...

Love yampa nga kokonyo

Simanyi kii ekyaja mubukyaamu ekyaleeta love okusanguka

Yandeka yaganza kyali wange

Top Songs

Kagwirawo