Verse 1*2
Gwe wanyonoona wangamba oyagala ba rasta
Ate wakyuuka noyagala ba pastor
Ngenda kuzinga bi love bino, mbikasukire maama
Omutima mukoowu walai
Bempa love balimba
Kati njagala nakwebuuza
Abali mukukwano mukikola mutya eyo
Kunze byagaana
Naye njakuguma mbeele nga lonely
CHORUS*3
Njakuguma ngende
Kangende nkwesonyiwe
Ebigambo byona byetwalayira
Mubwongo mbisangulemu
Kankute ngende, kangende
Nkwesonyiwe
Ebigambo byona byetwalayira
Mubwongo mbisangulemu
VERSE 2
Omukwano nyanja
Webeela eteese
Eba beautiful
Naye ate bwetaama
Ebeela etabuse
Eba harmful
Nakwesiga nenkulaga omutima
Wansamba nga tango
Nakyuka nafuka dda owetima
Tonteeka mu circle
Nze sida mabega nga kooti, eyali enyilira
Nenfanana bwenti
Omutima nagalawo sikyagulawo
Kufulu zaluma dda
Ngenda kuzinga bi love bino
Mbikasukire maama
Omutima mukoowu
Walai bempa love balimba
*-Ecstacy Lyrics-*