Oba tukwebaze tutya " SEVO"
Kubilungi byokoze "SEVO"
Yeffe bazukulu bo "SEVO"
Ekigambo webale kitono nyo kubilungi
Byokoledde egwanga.
2026, "SEVO"
Ku ballot paper nalo "SEVO"
Akalulu kako Jjaja "SEVO"
Ffe abazukulu bo wetuli "SEVO"
Ekigambo webale kitono nyo kubilungi
Byokoledde egwanga.
Chorus
SEVO * 4
Abantu kambalageko bimu kw'ebyo byokoze
(Eeeeeeeeehh )
Ebisawe byomupira bizimbidwa
Ekisawe kyenyonyi ekipya e Hoima kizimbidwa
Train yaffe yadamu
Enyonyi tuzilaba
Parish Development Model (Emyooga)
Ddagala ,makubo byona ( Tibilina)
Tulima,tulunda,akatale (Tukalina)
Akalulu nkugambye Mzee (Kako)
Ekigambo webale kitono nyo kubilungi
Byokoledde egwanga
Chorus
SEVO * 4
Gwe atanasalawo kulinya bus olindaki
Tuli ku main ffe ba team winners
iiiih yeah
Vaa mu ba team loosers iiiih yeah
Tikuli ze eno
Peace , unity , prosperity for everyone
Ze fundamental mission za NRM
Ffena tugagawale ( eeeeeeeeehh)
Tukwatagane. ( eeeeeeeeehh)
Kyova olaba mbagamba Mzee Jjaja neela
Emirembe buli wamu ( eeeeeeeeehh)
Eddembe lyabuli kimu (eeeeeeeeehh)
Ekigambo webale kitono nyo kubilungi
Byokoledde egwanga.
Chorus
SEVO * 4
No Address Ent
Penta Penta 256
Gwe atanasalawo kulinya bus olindaki
Tuli ku main ffe ba team winners
iiiih yeah
Vaa mu ba team loosers iiiih yeah
Tikuli ze eno.