Penta Penta
No Address Ent
Vybz on the beat
Obulamu bumpi gwe tomala biselala
Budde bwoba ensi ojisibula
Gyolaga tewali sente na kuchakala
Kati mwana lyako Ku dollar
Gamba Muno eno sawa yakunyumilwa
Eeeeh Gino mulembe gwa kubala
Tulye life tuve mubyokuswala
Koloba nemugulu olisigala
Gwe eeh eeh Kati tolako
Chorus
Kukasente ko blood TOLAKO
Tolinda Kesho mwana. TOLAKO
Tuba boyfriend bolina. TOLAKO
No Address Ent. Ffe tuliko *2
Let's team up to enjoy
Tuli mu vybe don't be shy
Njagala emikono wagulu so high
Liza gana you will die
Yeah. Bwenkusaba love don't deny
Sente Nina Kati oba ongana why
Kiza nkutwale Dubai
Ogambe Uganda bye bye
Penta Penta has made you fly
Kati oyita mubanga sky
Gwe Kati tolako
Chorus
Kukasente ko blood TOLAKO
Tolinda Kesho mwana. TOLAKO
Tuba boyfriend bolina. TOLAKO
No Address Ent. Ffe tuliko *2
Yeah. Mwena mujje abamanyi okutolako
Gwe atamanyi Kati nawe twegateko
Tukuwe obubadi wamu nebisoko
Eeeeh muguno omulembe ffe abaliko
Eeeeh. Ela mwana katwelageko
Buli lwowulira Penta manya nguliko
No Address Ent kuntiko
Chorus
Kukasente ko blood TOLAKO
Tolinda Kesho mwana. TOLAKO
Tuba boyfriend bolina. TOLAKO
No Address Ent. Ffe tuliko *2
Yeah, today is today ebyenkya teli amanyi
Eeh ba blood life tulinze manyi
Gwe Ali mu benzi olinyako did enyonyi
Yeah. Nawe gundi munywanyi
Leta sente tulye gwe
Eeeeh oba tugende e Qatar
Neda tuzirile mu Kampala
You know life is short
Kati tuzirile ffena bwetuti
Tukube party
Tulumbe zi concert
Nonya ba date
And join team no regret
Yeah
Chorus
Kukasente ko blood TOLAKO
Tolinda Kesho mwana. TOLAKO
Tuba boyfriend bolina. TOLAKO
No Address Ent. Ffe tuliko *4