Kankuwe - Cool Joe & Gs Manzo

Kankuwe

5.0 of 5 stars
3 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Kankuwe Lyrics

Intro
Yo afinwo say, it's the realist U GANG,
A bad Gs Manzo Cool Joe pan dis one
Blow it louder, bless
Ahahaha

Chorus
Kankuwe baby omutima gwange gugwo twaala
Kankuwe lady obulamu bwange bubwo twaala x2

1st verse
Kankuwe baby ebyange byona twaalahhh
Leka nkulage omukwano ebyange byona nabikuwaahhh
Gwe alimu omuchuzi abalala nabaleka awoo (Otyo)
Silwakuba bayaye basamu obulimba (alali)
Kati njagala ongambe amazima nti onjagala bituufu (aha)
Kati njagala ongambe amazima nti onjagala bituufu (alali)
Omukwano batunda mutunde
Jangu eno tuvuge Zi range rover
Nga abalala Bali mu bend over
Sagala bino leg over

Verse 2
Omukwano gwo ndeta
Guli Ku siniya kwata
Ngufilingira mukyenda
Sembela ompe eno hagaa
Guguno mukiwato
Mukwano ekiwato nwezaaa (Haaaaaaa)
Yegwe mukyala wangeee
Mama wabana bangeeee
Alabilira obulamu bwangeee
Alisa omwoyo gwangeee
Cool joe Nene yagala
Cool joe nenyumirwa

Leta ndete gwenjagala
Kyusa nkyuse gwematila
Leta ndete gwenjagala
Kyusa nkuse gwematila

Verse 3
Bwenkutunulira nnyumirwa
Bwo tambula akabina osagaza
Smile bwojilaga mumutima mukwano gwempulira
Amaso otunuza gakisa
Gwe musawo anampa edagala
Omukwano ompimila kuminzani
Bwogumpa oguteka kusowani
Byofumba biwoma byahalali
Byo tekamu enyanya ne binzali
Love yoo ewoma ngasukali
Mpulira buwomi mumusayiiiiii

Leta ndete gwenjagala
Kyusa nkuse gwematila
Leta ndete gwenjagala
Kyusa nkuse gwematila 

Top Songs

Kagwirawo