Weekend - Gs Manzo and Cool Joe

Weekend

2.5 of 5 stars
2 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Weekend Lyrics

Intro
Mpulira banyilira nga kabaka mwanga
Tulumbye ne vibe kawuna mawanga
Nonstop action we noh about to stop
Fear no man but his maker

Chorus
Twategede nti lero weekend
Tuzinemu ku weekend
Twategede nti lero weekend
Tudigide ku weekend x2

Verse 1
Buli weekend tubela mukudigida.... nga twewamu
Obulamu bwensi nga bunyuma okamala ....tuli mubaala
Nga tuli nebyana ebinyilira okamala ....binaba mata
Abatalinamu basigala waka nebebaka ..... balinde ziwele
Wano wajude abamu muzinile mulukuubo... guba munyigo
Babiri babiri nyeza muno tebamutegula .... nga afuna omulala

Chorus
Twategede nti lero weekend
Tuzinemu ku weekend
Twategede nti lero weekend
Tudigide ku weekend x2

Verse 2
Eemagombe teliyo kukyakala
Tuffuka manure bijjimusa
Kandye kuzange zenkola
Eemagombe teliyo kimulisa
Bwenpulira Eekidongo nga kivuga
Mukyakaze mpita mudilisa 
Aabemikwano tunywe Aabemikwano tunywe luno 
Aaboluganda tulye Aaboluganda tulye luno 
Aabemikwano tunywe  Aabemikwano Ggweeee

Chorus
Twategede nti lero weekend
Tuzinemu ku weekend
Twategede nti lero weekend
Tudigide ku weekend x2  

Verse 3
Life is good life is good on a weekend
Life is sweet life is sweet on a weekend
When you have money you gonna party on a weekend When you have money you gonna enjoy your weekend
Life is good ...tuzinemu ku weekend
Life is sweet ...tudigidde ku weekend
When you have money ...tuzinemu ku weekend
When you have money ...tudigidde ku weekend
Murder seasons
end
 

Top Songs

Kagwirawo