Welcome - Ivanka

Welcome

5.0 of 5 stars
77 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Welcome Lyrics

Bonna ba Ex na bennenya 
Olwo mukwano gwo omungi gwe wandaga 
Obuwoomi bwo bwasukka ah ahh 
Ivanka 

Ntudde mu Kateebe 
Ninze mwagalwa ah 
Bwajja omusaayi gutambula ah 
Ssembera, omutima gukube normally 
Byonna biterera ng'oli wano omulungi, Idea 
I love the way you talk 
The way you call my name 
You give me Energy, baby 
Olimmu ebirungi ebyasuka 
Akawoowo ko kansiika 
Yegwe dagala eryo eriwoonya, Hi dear 

Welcome my love, 
Laba omukwano gwo mungi gwe nina 
Welcome my love, 
Akamuli akamyuffu kankuwe 

Welcome my love, 
Laba omukwano gwo mungi gwe nina 
Welcome my love, 
Akamuli akamyuffu kankuwe 

Baby say......... Haa 
Say that you'll never leave my side 
Say that you'll never sip a bottle 
Without the lickle top dope badman 
When I get down to the streets 
You're the beautiful Sun that I see, 
I love the way you call my name, baby 
Never hesitate just call on my Phone. 
Gyal you're mine 
Teri mulala 
Ontambuliira mu misuuwa ng'omusaayi 

Welcome my love, 
Laba omukwano gwo mungi gwe nina 
Welcome my love, 
Akamuli akamyuffu kankuwe 

Welcome my love, 
Laba omukwano gwo mungi gwe nina 
Welcome my love, 
Akamuli akamyuffu kankuwe 

Ntudde mu Kateebe 
Ninze mwagalwa ah 
Bwajja omusaayi gutambula ah 
Ssembera, omutima gukube normally 
Byonna biterera ng'oli wano omulungi, Hi dear 

Bonna ba Ex na bennenya 
Olw'o mukwano gwo omungi gwe wandaga 
Obuwoomi bwo bwasukka ah ahh 

Welcome my love, 
Laba omukwano gwo mungi gwe nina 
Welcome my love, 
Akamuli akamyuffu kankuwe 

Welcome my love, 
Laba omukwano gwo mungi gwe nina 
Welcome my love, 
Akamuli akamyuffu kankuwe 

Welcome my love, 
Laba omukwano gwo mungi gwe nina 
Welcome my love, 
Akamuli akamyuffu kankuwe 

Welcome my love, 
Laba omukwano gwo mungi gwe nina 
Welcome my love, 
Akamuli akamyuffu kankuwe.

Top Songs

Kagwirawo