Kampala - Jose Extra

Kampala

4.0 of 5 stars
5 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Kampala Lyrics

Yah man Jose Extra on this one, a shift pan production, big up to everyone in de city, Run it.

Nakeera nkya nenaaba entumbwe, nengenda mukibuga Kampala, eyo mu city waliyo ebisanyusa, waliyo okukola nokukyakala, laba ebyana byambala nebinyuma, bitulobesa netujayo zetulina, ngamba ebyana ebyambala nebinyuma, bitulobesa paka wetugayuwa.

Anti Kampala ye city yabalunji, kukeera kukola sikwogera bigambo.

Eno yekampala ye city yababuufu, misana nakiro kuba kujooga.

Nkugambye Kampala ye city yabalunji, kukeera kukola sikwogera bigambo.

Eno yekampala ye city yababuufu misana nakiro kuba kujooga.

Kampala kampala kampala eeeh

Kampala kampala kampala eeeh eeh

Kampala kampala kampala eeeh

Kampala kampala kampala.

Kampala ye city yabalunji kukeera kukola sikwogera bigambo, esanyusa bwojiyisa obulunji, eyaniriza sebo tesosola mulanji. Bagaga banji Naye nabavu banji okujiberamu okozesa bwongo binji eeeeeeeh ekinsesa wanono ekampala, misana bakaaba ate ekiro nebagunywa aah, better be careful with your bag toloba abaana ensawo bazikwatamu eeh.

Ekinsesa wanono ekampala misana tuukaaba ate ekiro netugunywa aah, better be careful, kwata munsawo. Tebakunyakula transport.

Anti kampala ye city yabalunji, kukeera kukola sikwogera bigambo.

Eno yekampala ye city yababuufu, misana nakiro kuba kujooga.

Nkugambye Kampala ye city yabalunji, kukeera kukola sikwogera bigambo.

Eno yekampala ye city yababuufu, misana nakiro kuba kujooga.

Kampala kampala kampala eeeh.

Kampala kampala kampala eeeh eeh.

Kampala kampala kampala eeeh.

Kampala kampala kampala.

Abajikuliddemu, abajisiibamu, abajisilamu namwe abajikeeramu.

Kamwokya NTINDA, Nateete ndeba. Makindye mengo, abekawempe. Ewakiseka, namwe abomikisenyi. Uptown downtown mbuza Kiri kitya eyo. Mbu ne mbarara city yabalunji, banamasaka sikwogera bigambo, abeyidinda city yabalunji nebugeeere jenva baasi eeh.

Anti kampala ye city yabalunji, kukeera kukola sikwogera bigambo

Kampala ye city yababuufu misana nakiro kuba kujooga.

Nkugambye Kampala ye city yabalunji, kukeera kukola sikwogera bigambo.

Eno yekampala ye yababuufu misana nakiro kuba kujooga.

Kagwirawo