Mpulira mbuno bamukubamu beesomasoma tonyumiza byeyayitamu. Muyita kimu maama bulamu watabeera oluusi nze nfamu. Bogedde binji mufunirawa ogeya abalunji. Ebigambo binji mubijawa obusungu bunji.
Mukuba nyo kerere mugeya Ono kale talina kyeyabakola kale, just kunyumira mumpale bwayita kuttale alobesa nabasirikale.
Oba musege, mumulekee mumuleke.
Oba muyaayuu mumulekee mumuleke.
Oba musegee mumulekee mumuleke.
Oba muyaayuu mumulekee mumuleke.
Kale kituufu akuba siga mbu anywa ne shisha kikyofuna bwobeera soba. Bwasabula bu mini gwe eyo nekikuluma, nze Eno mba musanyu.
Gwoyita Malaya musege, eno ewange afumba awoomya, muwoza asula mumabaala bulamu bwakiseera anakolaki. Gwoyita Malaya musegee, eno ewange afumba awoomya, muwoza asula mubiduula bulamu bwakiseera anakolaki.
Oba musegee mumulekee mumuleke.
Oba muyaayuu mumulekee mumuleke.
Oba musegee mumulekee mumuleke.
Oba muyaayuu mumulekee mumuleke.
Ekiro ankesa amazinaaa, Ono lucky winner, akola byenjagala, bafala nekibaluma. Ekiro ankesa amazinaaa, Ono lucky winner, akola byenjagala, bafala nekibaluma.
Mpulira mbuno bamukubamu beesomasoma tonyumiza byeyayitamu. Muyita kimu maama bulamu watabeera oluusi nze nfamu.
Kale kituufu akuba siga mbu anywa ne shisha kikyofuna bwobeera soba? Bwasabula bu mini gwe eyo nekikuluma, nze Eno mba musanyu.