Nze Wendi - Jose Extra

Nze Wendi

5.0 of 5 stars
3 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Nze Wendi Lyrics

Jose extra Nina Eno kyengamba, Banix beta Nina Eno kyengamba, producer JB koona kungoma baaba, bakabasajja lumbe nze kyengamba.

Bakabasajja banyuma Naye ate battisaa, bakabasajja battisa.

Gwe bagendeko mpola kubanga bakubya, bakabasajja bakubya.

Tetuganye banyuma Naye ate Battisa,

Bakabasajja battisa

Gwe bagendeko mpola kubanga bakubya, bakabasajja bakubya.

Gwe toloota ngoli nemuka musajja, balikusalako obusajja, osaaga nebakabasajja, ofaaki Naye musajja. Nze nkuwa gaabuwa munywanyi, bakyala funo'wuwo va kubabandi, ebyo byemwepanka mbu mugula mandazi, kilikutulako gwe buzaako minaani.

Boyi wange boyi wange bamukwata kibooko zamulya gwe kaali nakaganda lulibalumu boyi bali kunsanga nkulabula togendayo nze nkugamba.

Woowee, yaayeee, bakabasajja bakubya

Gwe bagendeko mpola kubanga bakubya, bakabasajja bakubya.

Tetuganye banyuma Naye ate Battisa, bakabasajja bakubya.

Gwe bagendeko mpola kubanga bakubya, bakabasajja bakubya

Banji tubaziise nga tetumanyi kibasee kuzanyira kubabandi. Mwewana temubawa zanviri nge Eno omusajja atoba, simunenya nze bwajayo ekiso muwagira. Ontambuza bulwadde boyi wewagawaga kulwaki tofuna wuwo gwe nolabirira. Suganyi banoobo banji bakusudiya, osana weddeko nga tonaba kulayibwa.

Mbisoma mumawulire nti Daniz kumapeesa, byalimu mukabandi. Radio moze okufaa yali tabonga ku Bebee, byalimu mukazi wabandi.

Walukaga ne samona mwabalaba nga beetwalaganya, era byalimu mukabandi.

Atawulidde nkubuliridde balikukoona akayondo eeh vaa kubakabandi.

Bakabasajja banyuma Naye ate Battisa, bakabasajja battisa.

Gwe bagendeko mpola kubanga bakubya, bakabasajja bakubya.

Tetuganye banyuma Naye ate Battisa, bakabasajja battisa.

Gwe bagendeko mpola kubanga bakubya, bakabasajja bakubya.

Woweeeee, bakabasajja bakubya, bano bakuba embirizi bamenya, bakabasajja bakubya.

Amanyo bawangula bakuba, bakabasajja bakubya.

Bagendeko mpola nyo mpola nyo bakabasajja bakubya.

Mpola nyo, mpola nyo. Bakabasajja bakubya

Bakabasajja bakubya.

Kagwirawo