Onyigirizibwa ha embeera ngiraba obulwa nekyokulya nkugambye osoberwa
Ejaali mikwano gyo nabo nebakugendako ensi eno nkambwe
nkambwe
wali ojoga naababo
ng’ensimbi ekuyitaba ha
bikyukamu osaana okimanye
eno ensi tekungulwa (X2)
Chorus
Kyokwatako kikole n’obwegengereza
bikyuka muganda wange ensi eno nkaambwe
ebyenkya tomanya biriberawo
Oh no
K’obere binojo nsaba okakkanye amampiti
amalala galeke
osaana okimanye
nti eno ensi tekungulwa (X2)
Verse 2
Nkulaba olowooza kufa
Waliwo essuubi njagala omanye mukama tatudde
Akugguliddewo emikisa wanditandise obulamu akwatiddeko
eno ssuula mpya
Ateno njagala omanye he
Bwezula n’obireka mukwano ebikuyinula
Eby’obugagga gyebiri eyo byategekerwa bonna abamwetaaga (X2)