Tonta - Spring of Hope

Tonta

0.0 of 5 stars
0 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Tonta Lyrics

Stanza 1
Toontaa
Ssebo tonvaamu hmhm
Ndi muntu obuntu era olumu nyinza
Bonaaa abaneganye
Obeewo tondekerera kuwangulwa
Manyi nti oli katonda omwesigwaaa
Maliridde okugenda yonna ggwe gyontwala

Chorus

K’obeere (e)ky’okuddamu
Ne mubwetaavu
Bw’abo tugende fenna
Ne mu nzikiza
Balumbe nga tuli fenna
Tubawangule
Anti olilwana nabo
Nze nempangula (X2)

Stanza 2
Kizibu nnyo okukulaba tolabika naye okola nnyo
Ekising(a) okukiraga mukama okukola kwo kwangeri nnyo onkase n’okukyatula
Yakuwa amakubo go gegasinga
Mazima ndigenda kujjulira
Ttaata ekitiibwa kyo kirabisibwe.

Chorus

K’obeere (e)ky’okuddamu

Ne mubwetaavu

Bw’abo tugende fenna

Ne mu nzikiza

Balumbe nga tuli fenna

Tubawangule

Anti olilwana nabo

Nze nempangula (X2)

Kagwirawo