Ninda Bulinzi - Spring of Hope

Ninda Bulinzi

0.0 of 5 stars
0 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Ninda Bulinzi Lyrics

Stanza 1
Mutima gukuba kumu kumu nkugambye
Nze buli lwendowooza ku biribeer(a) eyo
Nnaku teri, ssanyu ssanyu lyoka
Waneno mpitawo buyisi mbagambye
Ndiwano nze mbala bubazi kiseera
Ekire lwekiri mpulangula
Ntuuke mu kwesiima (X2)

Atutereddewo amakula, nze siri mwana wakuno ndi mwana wa Yesu
Ninda bulinzi ssaawa, antwale,
Ndi wano nze
Ninda bulinzi I am timing nkugambye, Ninda bulinzi I am timing waiting
Lwekiri mpulangula, Ntuuke mu kwesiima (X2)

Stanza 2
Abo nno bemmanja mazima siddeyo
Eri nze gyendaga Mirembe myerere
Kati nebwembonabona ndi ku sure sifayooooo
Mbala mulululululunkana ku byens(i) eno
Kale nze nsekerererera mu kikonde
Manyi nti lulikya lumu, Ntuuke mu kwesiima

Kagwirawo