Future Lover - Damalie Dama

Future Lover

4.6 of 5 stars
35 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Future Lover Lyrics

Future love bwoba ompulira ... 

nkulinze munange Bambi yanguwa 

 nsaba obe nga gwe eyantondelwa 

 nze mbikoye ebyobulimba Bambi yanguwa

 love najigoba nawanika,naye gwe wandiba nga oli mulalamu kubendaba ......

wandiba nga gwe oli Wala 

oba nga nze ndi Wala 

naye nsaba kimu baby oleme kulwa ......

future loverrrrrr .....

nga nkulinze nnyo mpulira nga nkoyeee 

ndota nkulaba ng'ojja ...bwenzira mu reality ndaba balimba ...

vayo jewekwese ,,,,,, 

future loverrrrrr .....

nga nkulinze nnyo mpulira nga nkoyeee 

ndota nkulaba ng'ojja ...bwenzira mu reality ndaba balimba ...

vayo jewekwese ,,,,,, 

Njagala nkulopere nga tonajja  

butabani bwa falawo bunkese 

tebwesigika ... tebukusika ....

 busanyusa mitima gyabwo

...

Mr perfect wange ..omwami webirooto byange .... 

taata wabaaana bange.... ndowoza ku future yaffe ...   

Simanyi nabwofanana mmmm

 I can't wait to see u 

  future loverrrrrr .....

nga nkulinze nnyo mpulira nga nkoyeee 

ndota nkulaba ng'ojja ...bwenzira mu reality ndaba balimba ...

vayo jewekwese ,,,,,, 

future loverrrrrr .....

nga nkulinze nnyo mpulira nga nkoyeee 

ndota nkulaba ng'ojja ...bwenzira mu reality ndaba balimba ...

vayo jewekwese ,,,,,, 

future love bwoba ompulira ... 

nkulinze munange Bambi yanguwa 

 nsaba obe nga gwe eyantondelwa 

 nze mbikoye ebyobulimba Bambi yanguwa

 love najigoba nawanika,naye gwe wandiba nga oli mulalamu kubendaba ......

wandiba nga gwe oli Wala 

oba nga nze ndi Wala 

naye nsaba kimu baby oleme kulwa ......

future loverrrrrr .....

nga nkulinze nnyo mpulira nga nkoyeee 

ndota nkulaba ng'ojja ...bwenzira mu reality ndaba balimba ...

vayo jewekwese ,,,,,, 

future loverrrrrr .....

nga nkulinze nnyo mpulira nga nkoyeee 

ndota nkulaba ng'ojja ...bwenzira mu reality ndaba balimba ...

vayo jewekwese.

Top Songs

Kagwirawo