Galfie bestie - Damalie Dama

Galfie bestie

4.6 of 5 stars
100 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Galfie bestie Lyrics

Galfie ma bestie!!

(𝑛𝑗𝑎𝑔𝑎𝑙𝑎 𝑒𝑛𝑔𝑒𝑟𝑖 𝑒𝑦𝑜 𝑗𝑜𝑛𝑘𝑖𝑘𝑖𝑟𝑖𝑟𝑎, 𝑒𝑏𝑦𝑎𝑚𝑎 𝑏𝑖𝑛𝑗𝑖 𝑏𝑦'𝑜𝑚𝑎𝑛𝑦𝑖)

Dama,

‍From the day we met, twafuka bamikwano in a joking way

(Galfie ma bestie)

Kati we're growing old, tulinga baluganda  you're ma  sister for real 

Bestie oli wanjuwulo, mu mikwano gy'endabye dala tewenkanika 

Wafuka kitundu kunze ebikunyiza binyiza oli sister jendi 

Webale butanvamu nange nkusubiza okuberewo forever and ever...

Wendi kululwo galfie nze wendi 

Ebikunyiga , nange  binyige, oli kitundu kunze mubulamu, hmmm!

Wendi kululwo galfie nze wendi 

Ebikunyiga  nange binyige, 'cause oli  kitundu kunze mubulamu...

Ono bestie yaberangawo, mukayasi 

galfie yambererangamu 

Ebyama binji by'omanyi ate nga

sibiwulirangako walala 

Njagala engeri eyo jonkikirira nadala ng'osanze eyo abanjogerako 

Ensobi ezange ozifula zizo kyoka ebibyo byokola ebirunji n'obinjiwako 

You're the true definition of a friend,a bestie  a sister and  more and  more 

Nkwagala nyo galfie ma bestie, aaa nze wendi

Wendi kululwo galfie nze wendi 

Ebikunyiga , nange  binyige, oli kitundu kunze mubulamu, hmmm!

Wendi kululwo galfie nze wendi 

Ebikunyiga  nange binyige, 'cause oli  kitundu kunze mubulamu...

Kino kiteso kyange bestie, let's make it upto the old age

You're the only  bestie nze gwenina 

Era nkwenyumirizamu gal byadala, mmmmm 

Temutokomoka omugambo abange, in a million she's the one I call a bestie 

Ma galfie nze wendi, toba nakutya mukwano wendi X2

Wendi kululwo galfie nze wendi 

Ebikunyiga , nange  binyige, oli kitundu kunze mubulamu 

Wendi kululwo galfie nze wendi 

Ebikunyiga  nange binyige, 'cause oli  kitundu kunze mubulamu....

Top Songs

Kagwirawo