Ayoo Failure is not fatal
and success is a repetition of what you do
A Sirius gid mixheans on the beat ahahah sing.
Kulemerako buli kimu kulemerako
Togwamu manyi
Kelemerako bulikimu kulemerako
Toterebuka
Kelemerako bulikimu kulemerako
Togwamu suubi
Kulemerako buli kimu kulemerako
Togwamu manyi.
Omulimu gwokola seruganda toguyisaamu maaso
kyolina omanya ebirungi biri mumaaso
you got work hard you got to hustle
kyokola gwe kyikole namanyi Togwanu manyi
yongeza amanyi Nawakubade ababylon bangi muluguudo Agaaso bakanudde tobatya
Kola nga bwosaba kuba mukama yagaba
lulikya lumu seruganda nomalako
Kola nga bwosaba kuba mukama lugaba
Oja kumalako owangule
Kulemerako buli kimu kulemerako
Togwamu manyi
Kelemerako bulikimu kulemerako
Toterebuka
Kelemerako bulikimu kulemerako
Togwamu suubi
Kulemerako buli kimu kulemerako
Togwamu manyi
You gat do what you do in away supposed to be done
no retreat no surrender until you see it done
Believe in yourself that your better than
It's never too late to windup or to let say
Tekibangako kyaluvanyuma okukitandika oba kimaliraza alemerako watyo yamalako agezagezako agezagezako yayitayo
Kuba kukola nyo nakuwayo saala yesonga lwaki kana yazaala obulamu bwakakyo kano buba bwakuyiya
Kulemerako kulemerako ensi yakunonya
Aberemerako Bebo amalako kale labira kwabo abakusingako
Aberemerako Bebo amalako
no retreat no surrender
......Instruments. ....
Kulemerako buli kimu kulemerako
Togwamu manyi
Kelemerako bulikimu kulemerako
Toterebuka
Kelemerako bulikimu kulemerako
Togwamu suubi
Kulemerako buli kimu kulemerako
Togwamu manyi
Yo the hard way the only way