True Love is - Sirius gid

True Love is

5.0 of 5 stars
1 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Howwe WhatsApp
Share this Song

True Love is Lyrics

Teacher!

Does true love real exist?

True love is;

when you understand there is perfection

in no ting

Ale owulire kanu

............... 

Omukwano ogwakabi ogunyuma ogukula gukulemberwa bwesigwa

kyeva olaba kiluma

Oli nga akwagade nyo wuwo

Ate gwe nomugatika

Nemeraremera nyo ku microphone

ahaa nesalawo mbayinbire

olwo nebakubira ebiyimba

nebakubira ebinyuma

naye kino kiwulire eyo

................ 

Omukwano omulungi

(gwego ogutalwana)

Omwukwano omutefu

(Gwego ogutayomba)

................ 

Dala omukwano gwedira

lugambo

sibuli kyowulide tokifula

musango

Newaza omusango tokitwala

kyalulango

Oh know!

oye ye mukyalawo

Oyo ye mwami wo

kisenge ye court yo

tomuvumanganga tomujolonganga

muwenga kyasaba

newaza omusango matule mwogere

kubabga yewayo akwagale

naleka abo abalala

Omwana wa bandi tolumya

Newaza omusango gwe tokuba

shaaa

omwana wa bandi tolumya

newabyala omusango tokuba

True love

(omukwano ogwo)

true love

(amapenzi ago)

True love

True love

True love

True love

True love

Gwe mukwano ogutalwanalwana

(nga muno omudiramu)

Omukwano ogutayombayomba

Nga muno omukoneramu

Nga muno omudiramu

(omudiramu omudiramu)

..................... 

True love stories are never ending 

Let me just dance to the beat now

................... 

Nga muno

Nga muno

Nga muno omukoneramu

Nga muno omudiramu

Nga kyoyagala kyoyagaliza

(aaaaa gundi)

Nga kyoyagala kyoyagaliza

(Siriusgid)

Nga muno omudiramu

(Oooo omudiramu)

Nga muno omukoneramu

Hahaha

This is good

This is enough

Top Songs

Kagwirawo