Faith makes it all
No matter the storm
We shall overcome
Wadde ebizibu byensi bibadde bingi
kisoboka
lumu nja kumalako
Wadde ebizibbu byensi bibadde bingi
kisoboka
lumu nja kusomoka
Nakulira mubwavu ewa muzeeyi sekizivu
Okugenda kusomero tetwambala na ngato
Twatambuliranga munfufu
kwali kubonabono na kudaganya
kunonya bulamu na kutetenkanya
kwali kubonabono na kudaganya
Kutetenkanya
Mwana mujimu ani ayali amanyi
Nti obulamu bulikyuka
Ani ayali amanyi
nti tuliyitawo netusinga
Wadde ebizibbu byensi bibadde bingi
(oh bibadde bingi)
Kisoboka
(kisoboka)
lumu oja kumalako
(Oja kumalako owangule)
Wadde ebizibbu byensi bibadde bingi
(Bibadde bingi)
Kisoboka
(kisoboka)
lumu oja kusomoka
(Oja kusomoka)
Laba mutabani wa owino
eyakyandya ku zero
Laba kyentuse kyenfuse kakano
Okubonabono Sekwekufa
Ekigwo ekimo tekikugana okutambula
Laba Kati nze njogamu
egato ezebeyi zenjambalamu
ekooti ezakabi zengundamu gwe
Mbajogamu mbakangamu
Anti nakolamu
okubonabono laba natekamu
Laba Mbajogamu nagumira mu bulumi
obwo bwenayitamu
Yes man faith makes it all
you want you come
weak or strong
We shall overcome
(We shall win)
We shall win
(We shall overcome)
Wadde ebizibbu byensi bibadde bingi
(Oh bibadde bingi)
Kisoboka
(Kisoboka)
lumu nja kumalako
(Nja kumalako mpangule)
Wadde ebizibbu byensi bibadde bingi
Oh
Kisoboka
(Kisoboka)
Lumu oja kumalako
(Nja kumalako mpangule)
Oja kumalako owangule
Nja kumalako mpangule
Kisoboka (Kisoboka)
Osobola (Osobola)
Oja kumalako owangule
(Oja)
Nja kumalako mpangule
(I will)
Kisoboka (kisoboka)
Osobola (Osobola)
Oja kumalako owangule
(oja)
Nja kumalako mpangule
(I will)
Faith makes it all